Jump to content

Bukiikaddyo

Bisangiddwa ku Wikipedia
Obukiikaddyo

Obukiikaddyo oba Maserengeta: Okusobola okumanya awali bukiikaddyo[1] n'awali bukiikakkono[2], obwenyi bwo butunuze buvanjuba (enjuba gy'eva), omukono gwo ogwa kkono gye gutunudde we waba obukiikakkono[2] ate ogmukono gwo ogwa ddyo gye gutunudee we wali obukiikaddyo[1]. Enkoona yo gy'etunudde we waba obugwanjuba.[3] Manya ne bino:

  • Bukiikaddyo owa buvanjuba[4]
  • Bukiikaddyo owa bugwanjuba[5]

Erinnya maserengeta liva mu kulaba nti aserengeta a genda wansi, ate nga kulupapula bukiikaddyo esangibwa wansi. Era ne bukiikakkona bagiyita mambuka kunsonga eno.

Etelekero Lye Bifanannyi

[kyusa | edit source]

Laba Nawano

[kyusa | edit source]

Ebyokurabirako

[kyusa | edit source]
  1. 1.0 1.1 South (en)
  2. 2.0 2.1 North (en)
  3. Charles Muwanga
  4. Southeast (en)
  5. Southwest (en)