Ekiyondo
Appearance
==Ekiyondo== Kalanchoe spp ddagala nnyo era liwonya endwadde nnyingi ddala . Era mu ndwadde mulimu nazino,
- Obulwadde bw'Ekibumba. okufuka omusulo nga mukwafu mulangi, toyagala kulya nolususu luba lwakyenvu Herpatitis
- Endya embi nga tofuna ebiriisa bye emmere ebimala mu mubiri Malnutrition
- Omusujja oguluma mu nnyingo , butera okulwaza n'omutima. Rheumatic fever
- Amambulugga Mumps nendala nnyingi nnyo
<ref:kalanchoe spp/>